
Ekintabuli Kyomuziki Ekisinga || Sister station to @CapitalFMUganda 96.3 MHz Kampala | 91.0 Masaka
Next Media Park, Naguru
Joined March 2016
- Tweets7.7K
- Following218
- Followers3.5K
- Likes474
Oba Mukunja? 🤔🤔 Naye Mukunja munene okusingako wano, haaaaaaa oba Kadima 🤔? Naye ate ye Kadima muwanvu okusiinga wano!!
Wamma gwe olowooza ono ani? 😊😊 #BeatFm #SanyukaNeBeat
Olwaleero tulambudde ku maka ga nakyaala Beat Fm n’omugagga we @nextmediaug saako loodi ayitibwa Rebecca Jjingo 😊😊 #BeatFm #SanyukaNeBeat
Kati saawa yakutambula na mulembe ne Rebecca Jjingo, tosubwa akanyomero kano buli lunaku okuva ku Mmande paka ku Lwokutaano saawa munaana ku mikutu gyaffe egy’omutimbagano 🤗🤗🤗 #BeatFm #SanyukaNeBeat
Bambi musajja wattu Hakim Kazibwe alina ekizibu mu muwe ku magezi 😂😂😂😂 #BeatFm #SanyukaNeBeat
Leero mu katundu kaffe “OMUKYAALA AKOLE” Nakachwa atunuulidde enkwaata yaba kasitoma (Customer Care) #BeatFm #SanyukaNeBeat
Ku Lwomukaaga luno tusazeeko abantu b’e Kasenge awo ku Antonioz Pub era nga tujja ne @sanyukatv #BeatFm #SanyukaNeBeat
Anaaba mutitiizi oba? Kuba omuguwa gwo alaga tagutidde! 😂😂😂😂 - Rebecca Jjingo #BeatFm #SanyukaNeBeat
Naye ssebo kano akakopo (Carabao Cup) okolaba nga akatono naye buuza Arsenal yasemba kawangula ddi, ogya kutya!! 🤦🤦 #BeatFm #SanyukaNeBeat
Leero mu “TEESA NAFFE” twebuuza, gavumenti eyinza kuba nga ekola ki okukakkanya mu beeyi y’ebintu ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo ebirabika nti kati bya bileego nyo? #BeatFm #SanyukaNeBeat
Gwe omukyaala ow’ewaka waalikoze mulimu ki nga gukuuma obufumbo bwo?
Nakachwa atuuse n’ekitundu ekyokusatu mu “OMUKYAALA AKOLE” #BeatFm #SanyukaNeBeat #OmukyaalaAkole
Ate ogamba Arsenal tebaamunyize akajubiranda!! 🙆♂️🙆♂️ Leero ekiro mu katambula saawa mukaaga paka munaana Hakim Kazibwe ajja nabyo #BeatFm #SanyukaNeBeat
Omuntu wamwe atuseeko neku Salaam TV alabe ku katuuni 😂😂😂😂 - Rebecca Jjingo #BeatFm #SanyukaNeBeat
Penati ya Gabriel Magalhaes sigilaba naye kankuteereko eno eya Bruno Guimaraes ey’eggulo 😊 #BeatFm #SanyukaNeBeat
Rebecca Jjingo akirizza okuvaawo alekere abaana abato era esaawa yonna agenda 😊😊😊 #BeatFm #SanyukaNeBeat
Yeeyo Beat Fm Ekintabuli ky’omuziki ekisiinga, e Kampala tuli ku 96.3 ate e Masaka 91.0 kyokka ne beatfm.co.ug otufuna bulungi 🤗 #BeatFm #SanyukaNeBeat
Naye wamma kikyaamu omusajja okuleeta ewaka omwana gw’azadde ebbali? 🤷♂️ #BeatFm #SanyukaNeBeat
Kadima kyeyaguddeko ku luno y’akimanyi obulungi 😂😂😂
Tukyaali mu kuwenja maja ne dfcu Bank era nga nawe osobola okwenogera ku nsimbi ne @dfcugroup #BeatFm #SanyukaNeBeat
Ekitundu ekyokubiri mu “OMUKYAALA AKOLE” leero Nakachwa akubuulira w’olina okolera gwe omukyaala atandika #BeatFm #SanyukaNeBeat #OmukyaalaAkole
Tonayitako wa @LuckyMbabazi 😊😊



