Omulamuzi wa Kkooti Enkulu e Wakiso George Okello awaliriziddwq okuyimiriza Kkooti ku musango gwa Busiro East oluvannyuma lwokuzuula ebirumira ku DR Forms ezireereddwa Munnakibiina ki @NRMOnline Hajji Abdul Kiyimba nga ezimu zisangiddwa nga ba aggenti abaziteekako emikono ate
baabo beyali avuganya nabo.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
Ssebo Omulamuzi ebigeezo bya S.6 nabikola mu lunaku lumu - Hajji Kiyimba (NRM)
Wabaddewo katemba atali musasulire mu Kkooti Enkule e Wakiso Munnakibiina ki @NRMOnline Hajji Abdul Kiyimba eyatwalayo omusango ngawakanya obuwanguzi bwa Magoola Emmanuel Matovu ku kifo ky'Omubaka wa
Busiro East, Kiyimba bwasabye Omulamuzi George Okello awe obujulizi bwe mu Luganda kuba tasobola kwogera Lungereza yadde nga yatuula Siniya eyomukaaga.
Kiyimba era ayongedde okwetema engalike bwategeezezza nti ebigezo bya S.6 byonna yabituula mu lunaku lumu.
#ffemmwemmweffe
Kano kalango:
1 Day to go! Kampala, get your gloves ready. We are rolling up our sleeves alongside @KCCAUG, SafeBoda, Ntugasaze and Radio Simba as we come together to clean up Bukoto.
*When*: Saturday 31st October 2026. Where: Kira Road Police Arena - Bukoto Market
Time:7AM-10am
Kano kalango:
As part of this month's National Cleaning Day, we're cleaning up Bukoto this Saturday morning.
@ntugasazef, Kira Road Police, @SafeBoda and @simbaradio are coming out with us. We start at Kira Road Police Arena and work our way to Bukoto Market.
📅 Saturday, 31 October 2026
⏰ 6:30 AM to 10 AM
📍 Meet at Kira Road Police Arena
Live, work or pass through here every day? Come and give us an hour or all three.
#NationalCleaningDay #NationalCleaningDayUG #CleaningDaysUG
Omukulu w'essomero lya Ntare School Saul Rwampororo, eyaliko omukulu w'essomero lino Jimmy Turyagyenda neyali typist Peace Kebirungi bakwatiddwa abakungu okuva mu offiisi ya Kaliisoliiso kubigambibwa nti bafiiriza Gavumenti ensimbi obukadde 110,877,900/= wamu n'okukozesa obubi
Omubaka akiikirira Abakadde mu Palamneti ow'Ebuvanjuba Munnakibiina ki @NRMOnline @OfwonoOpondo: “Tteeka ppya erya NRM okusendasenda omuntu okugenda ku Poliisi oluvannyuma Military nemukwata." Okwogera bino yabadde yebuuza ku nsonga y'omulwanirize w'eddembe Praise
@AloikinOpoloje agamba nti abantu abagamba nti bava ku CMI bamutwala nebamukubira mu motoka.
Opondo yasabye Palamenti ewalirize Minisita w'Ebyokwerinda, Attorney General ne Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'omunda mu Ggwanga okuvaayo bannyonyole Eggwanga.
#ffemmwemmweffe
Aisha Ssanyu lya Museveni;"Ekirala ekinyiizizza be bantu abefuula nti Uganda yaabwe bagisuubula nebatandika n'okuggyako banaabwe security, kyokka nga bagiwa @HEBobiwine nebamuwa ne armoured car etayitamu masasi. Abantu bano tubakoledde gemazima naye olwokuba omukazi yagambye nti
byanaffe ngebyaffe byagenda? Ku myaka 64 nga Baminisita bakaabira ku TikTok. ....Ffe bwetuba twasalawo kulonda Pulelzidenti Museveni bino sibyansikirano era gwetujja okukomako, sijja kukuba ngalo za mwana n'abazzukulu.."
Program Awali omukka ddamu ogirabe wano: youtu.be/yVEZChTBm2U #ffemmwemmweffe
@nvulescribe @collinmutts @NrmYouthleague @NRMOnline @NUP_Ug @BalaamBarugahar @DaudiKabanda @PLUsecretariat @NUP_Ug
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya @UNDAuthority kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu n'okutunda eddagala erikozesebwa mu kulongoosa abantu wamu n'okukola ku biwundu nga baliguza amalwaliro wamu ne Pharmacy ezenjawulo mu
abajingirira eddagala naddala erikozesebwa mu kulongoosa abantu nti buno bubeera buttemu bwennyini kuba eddagala lino lyadiviirako endwadde obwobulabe eri abantu. Ono era ategeezezza nti waliwo abantu abakukusa ebikozesebwa mu byobulamu nga babifuna okuva mu Ggwanga lya Kenya
olwo nebabiguza amalwaliro mu Ggwanga nga tebalina lukusa. #ffemmwemmweffe
@nvulescribe @MinofHealthUG @collinmutts








